Oli otya nno, Nnyabo?
How are you, Miss/Madame
0 / 5 Listens & Repeats
Dialogue
Oli otya nno, Nnyabo?
How are you, Miss/Madame
Bulungi, ate ggwe? Ab’eka bali batya?
I’m fine, and you? And how are those at home?
Bali bulungi.
They are fine
Mmm.
- sound acknowledging the reply
Mmm. Ova wa?
Where do you come from?
Nva mu Amerika.
I am from America
Ooo! Bwe kiri?
Oh! Is that so?
Maama, ŋŋenze!
I’m going out.
Wangi?
What is it?
Ŋŋenda kugula ssukaali.
I’m going [out] to buy sugar
Wattu, togula ssukaali. Nina ssukaali mu fumbiro. Twetaaga munnyo.
My dear, don’t buy sugar. I have sugar in the kitchen. We need salt.
Tonality
Olubuto lunnuma.
The stomach is aching me.
Obuwunga bwa laala
The flour is stale/gone off.
Obulamu buli butya?
How’s your life?
Obulamu bulungi.
Life is good.
Vocabulary
eddagala
medicine
omusujja gw’ensiri
malaria
ssennyiga
a head cold
ekiwundu
a wound
ebbavu ddene
a big hand/foot blister
ebbwa tono
a small sore
