Ggwe Mukasa? Ewammwe ludda wa?
You’re Mukasa? Where is your home?
1 / 10
0 / 3 Listens & Repeats
Dialogue
Ggwe Mukasa? Ewammwe ludda wa?
You’re Mukasa? Where is your home?
Ewaffe Kyebando, kumpi ne Kisaawa.
Our home is in Kyebando, near Kisaawa.
Okola mulimu ki, Ssebo? Oli musomesa?
What work do you do, Sir? Are you a teacher?
Mmm. Nsomesa mu ssomero lye Kibuli.
Aa yes, I teach at a school in Kibuli.
Osomesa kibiina kya kumeka?
Which class do you teach?
Mu kibiina kya musanvu.
I have class seven.
Olina abaana bameka mu kibiina?
How many children do you have in class?
Nnina abaana kumpi ataano.
I have nearly fifty.
Ooo! Bangi!
Oh! That’s many!
Mmm.
Aa yes.
