🚧 Beta β€” We're still building. Expect updates and improvements.
ProLuganda Logo
ProLuganda

Lesson 58 – The Town of Jinja

Jinja kye kibuga ekikulu mu Busoga.

Jinja is the principal town in Busoga.

1 / 14

0 / 3 Listens & Repeats

Dialogue

Jinja kye kibuga ekikulu mu Busoga.

Jinja is the principal town in Busoga.

Busoga ye nsi emu mu Uganda eri mu bukiika bw'ebuvanjuba.

Busoga is a region in the eastern part of Uganda.

Abantu abasinga obungi mu Busoga Basoga era n'ekibuga Jinja abantu abasinga obungi Basoga, naye mulimu abantu bangi ab'amawanga amalala abava mu Uganda ne mu nsi endala.

The majority of the people are Basoga but there are many of other tribes and countries.

Abantu abamu mu Busoga balimi naye abantu b'omu kibuga Jinja abasinga obungi bakola mu ofiisi ez'ebitongole eby'enjawulo; ng'obulimi, obuzimbi n'ekitongole ky'ebyenjigiriza.

Some Basoga are farmers but the majority of people work in offices of various departments; such as agriculture, housing and that of education.

Vocabulary

emirundi kikumi

a hundred times

ettondo ly’entuuyo

a drop of sweat

ekiwundu

a wound

embaawo zaabwe

their timber

obusaale obugolokofu

straight arrow[s]

enkulaakulana eya namaddala

lasting prosperity

okwagala kwange kwonna

all my love

ebiruubirirwa byange

my aims

ekyo kyokka kye tulonda

that only which we choose

ekyo kye tuyinza okwejjusa

that which we could regret