Bwe ndigenda e Kampala temuliddayo kundaba.
When I go to Kampala you will not see me again.
0 / 3 Listens & Repeats
Dialogue
Bwe ndigenda e Kampala temuliddayo kundaba.
When I go to Kampala you will not see me again.
Twabuuse bwe yafuuye effirimbi ey’akasiibulo.
We jumped when he/she blew the final whistle.
Omusajja bwe yadda eka, yayita omusawo we.
When the man returned home, he called his doctor.
Bwe bagenda okukola akawungeezi y’alamula.
When they go to work they don’t come home until evening.
Bwe tumala okulya ne tuta.
When we finish eating, we leave.
Bwe tukola ensobi tetunoonya ngeri ya kugikwekamu oba okugyewalamu.
When we make a mistake we do not seek to hide it or avoid it. [okukweka: to conceal, okuwala: to scrape
Vocabulary
Alisi mugezi okusinga Yohanna.
Alisi is smarter than Yohanna.
Roberti ansinga okuvuga.
Robert drives better then me.
Muto wo ali ludda wa?
Where is your younger sibling?
Nfiirwa buli kimu.
I am losing everything.
Etonnya buli wamu.
It’s raining everywhere.
Atambula yekka.
He/she walks alone.
Tewali ssente.
There’s no money.
Tewali bantu.
There’s nobody.
Ndi nzekka!
I am alone!
Tukola fekka?
Do we work alone?
