🚧 Beta — We're still building. Expect updates and improvements.
ProLuganda Logo
ProLuganda

Lesson 94 – Main

Okuva Entebbe okwata oluguudo olujja e Kampala.

From Entebbe, you take the road to Kampala.

1 / 16

0 / 3 Listens & Repeats

Dialogue

Okuva Entebbe okwata oluguudo olujja e Kampala.

From Entebbe, you take the road to Kampala.

Okuva Entebbe waliwo oluguudo lumu lwokka oluva mu kibuga ekyo kubanga kibuga kikuli nnyo.

From Entebbe there is only one road going out of this city, because Entebbe is most important.

Bw'okwata oluguudo olw'ojja kutambulako katono olyoke otuuke ku ssomero ekkulu eriyitibwa Kisubi, bwe weeyongerayo, ojja kutuuka ku kkolero ly’amataffaali mu kifo ekiyitibwa Kajjansi, mailo musanvu endala olwo nno ate olyoke otuuke mu kibuga ekikulu Kampala.

When taking the road, you will go a short distance to arrive at an important school called Kisubi, continuing from there you will reach a brick and tile factory in a place called Kajjansi, for about another seven miles more traveling, you will reach the city of Kampala.

Kigambibwa nti okuva e Kampala okutuuka Entebbe waliwo kilomiita 42 oba 43.

It is said that from Kampala to Entebbe it is 42 or 43 kilometres.

Vocabulary

kiromita emu

one kilometre

ekigendererwa kyange

my purpose

ebyokuyiga byaffe

our lessons

okusitula embeera y’abantu

to improve the condition of the people

ekyuma ekisitula

Elevator, lift

okujjanjaba ebirime

to tend [/nurse] plants

okuyiiya amagezi

to devise a plan

Nva kusasulwa.

I just been paid.

amasanyu g’ensi

the joys of life

mu biro bino

nowadays

mu ddakiika mbale

in a few minutes

ennaku zino

these days, at present